LUGANDA SPECIAL: Banabbi b’obulimba
Radio Tambua
Radio Tambua
LUGANDA SPECIAL: Banabbi b’obulimba
Dec 04, 2020 Season 1
ACFAR team (Sarah Walusimbi)

Lwaki bangi babazibye amaaso nebakkiriza ng’abo abeeyita banabbi; babalagira okulya omuddo, okunywa amafuta n’okuwaayo ensiimbi z’esomero (school fees) basobole okufuna omukisa? Bayibuli eyogera ku banabbi abatuufu ne ’bobulimba. Wetegereze akatambi kano era oyige ki bayibuli kyeyogera kungeri joyinza okubaawula. (English title: False Prophets)